Bannakibiina ki NUP and Masaka, tebagenda basiiwufu ba mpisa mu kibiina

Bannakibiina ki NUP and Masaka, tebagenda basiiwufu ba mpisa mu kibiina

Abakulembeze b’ekibiina ki NUP mu bendobendo lya Masaka nga bakulembedwamu Meeya w’ekibuga ky’e Masaka Florence Namayanja kko n’abakaba ba palamenti mu bendobendo lino bakunze abawagizi ba NUP okuzza obugya enkalala z’amanya gaabwe. Olwaleero bano lwebakwasizza abagenda okukola eddimu lino ebikozesebwa okuva mu bitundu eby’enjawulo ebikola e bendobendo lya Masaka.